Footnote
c Ensonga omunaana ze zino: (1) Totya; (2) ba n’endowooza ennuŋŋamu; (3) beera mwetegefu okukola emirimu emirala; (4) tosussa nnyigiza yo—togezaako kuvuganya na balala; (5) weegendereze amabanja; (6) amaka go gakuume nga gali bumu; (7) teweemalaamu kitiibwa; era (8) kola embalirira.