LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS

Footnote

a Watya singa omwana ali mu lubuto taba mulamu bulungi, oba watya singa omukazi afuna olubuto olw’abaana abangi? Okuggyamu olubuto olwo kiba kikyamu. Abakazi abakozesa enkola ya IVF, batera okufuna olubuto olw’abaana ababiri, abasatu, oba n’okusingawo. Ekyo kireetawo ebizibu ebirala, gamba ng’okuzaala abaana nga tebannatuuka, oba omukazi okuvaamu omusaayi omungi. Omukazi bw’afuna olubuto olw’abaana abasukka mu omu, abasawo bayinza okumuwa amagezi okuggyamu abamu ku bo. Okwo kuba kuggyamu lubuto, era oyo aba akikoze aba asse omuntu.​—Kuv. 21:22, 23; Zab. 139:16.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share