Footnote
b Mu 1535, omuvvuunuzi Omufalansa ayitibwa Olivétan yafulumya enkyusa ya Bayibuli eyali yeesigamiziddwa ku biwandiiko bya Bayibuli ebyali mu nnimi Bayibuli mwe yasookera ddala okuwandiikibwa. Bwe yali avvuunula Ebyawandiikibwa eby’Oluyonaani, yeeyambisa nnyo ebyo Lefèvre bye yali avvuunudde.