Footnote
a Waliwo abalala abaali bavvuunula Endagaano Empya mu Lwebbulaniya, gamba nga, Simon Atoumanos, eyagivvuunula mu 1360, ne Oswald Schreckenfuchs, Omugirimaani eyagivvuunula awo nga mu 1565. Abasajja abo bye bavvuunula tebyakubibwa mu kyapa era tebikyaliwo.