Footnote
a Mu nzina eno, “omuntu kumpi ali obukunya, atuula ku bisambi by’omulala n’azina ng’amwekulukuunyako.” Okusinziira ku mbeera ebaawo, ekyo kiyinza okutwalibwa ng’ekikolwa eky’obugwenyufu era nga kyetaagisa akakiiko akalamuzi okutunula mu nsonga eyo. Omukristaayo eyeenyigidde mu nzina eyo asaanidde okutuukirira abakadde bamuyambe.—Yak. 5:14, 15.