Footnote
a Ekitundu kino n’ebirala ebibiri ebikiddirira bye bimu ku bitundu ebina ebituyamba okukiraba nti Yakuwa Katonda wa kwagala era wa bwenkanya. Ayagala abantu be bayisibwe mu ngeri ey’obwenkanya era abudaabuda abo abayisiddwa mu ngeri etali ya bwenkanya mu nsi eno embi.