Footnote
a Tukimanyi nti mu kiseera ekitali kya wala, “ekibonyoobonyo ekinene” ekigenda okukwata ku bantu bonna kigenda kujja. Kiki ekinaatuuka ku bantu ba Yakuwa mu kiseera ekyo? Kiki Yakuwa ky’ajja okutusuubira okukola mu kiseera ekyo? Ngeri ki ze tulina okukulaakulanya kati tusobole okusigala nga tuli beesigwa mu kiseera ekyo? Ebibuuzo ebyo bigenda kuddibwamu mu kitundu kino.