Footnote
d Okumanya ebisingawo ku bintu byonna ebinaabaawo ng’olutalo Amagedoni terunnatandika, laba essuula 21 ey’ekitabo God’s Kingdom Rules! Ate okumanya ebisingawo ku bikwata ku bulumbaganyi bwa Googi ow’e Magoogi n’engeri Yakuwa gy’ajja okulwaniriramu abantu be ku Amagedoni, laba essuula 17 ne 18 mu kitabo Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!