Footnote
a Ebyawandiikibwa bituyamba okuba n’endowooza ennuŋŋamu ku kukola ne ku kuwummula. Mu kitundu kino tugenda kwekenneenya ebikwata ku Ssabbiiti Abayisirayiri ze baakwatanga era tulabe engeri gye bituyamba okumanya endowooza gye tusaanidde okuba nayo ku kukola ne ku kuwummula.