Footnote
a Abantu bangi bakkiriza nti Katonda gy’ali, naye tebamumanyi. Kitegeeza ki okumanya Yakuwa, era kiki kye tuyigira ku Musa ne Kabaka Dawudi ku ngeri gye tuyinza okuba n’enkolagana ey’oku lusegere ne Yakuwa? Ekitundu kino kijja kuddamu ebibuuzo ebyo.