Footnote
a Omutume Pawulo yayolekagana n’ebizibu bingi mu bulamu bwe. Bwe yabanga mu bizibu, waliwo bakozi banne abaamuzzangamu ennyo amaanyi. Tugenda kulaba engeri ssatu ezaasobozesa abantu abo okuzzaamu abalala amaanyi. Era tugenda kulaba engeri gye tuyinza okubakoppamu.