Footnote
b EBIFAANANYI: Omusajja, omu ku Bamerika bannansangwa, eyafa emyaka bikumi na bikumi emabega ng’azuukidde mu kiseera eky’Obufuzi bwa Kristo obw’Emyaka Olukumi. Ow’oluganda eyawonawo ku Amagedoni ng’ayigiriza omusajja oyo by’alina okukola okuganyulwa mu kinunulo kya Kristo.