Footnote
c EBIFAANANYI: Ow’oluganda omu ng’ategeeza mukama we ku mulimu nti waliwo ennaku mu wiiki z’atasobola kusukka mu budde bw’alina kunnyukirako. Amugamba nti mu nnaku ezo akawungeezi aba yeenyigira mu bintu ebikwatagana n’okusinza Yakuwa, kyokka nti mu nnaku endala bw’aba yeetaagibwa nnyo mwetegefu okukola essaawa ezisukkamu.