Footnote
a Twesunga ekiseera enkomerero y’enteekateeka eno ey’ebintu lw’enejja. Naye oluusi tuyinza okwebuuza obanga tunaaba n’okukkiriza okunaatusobozesa okuyita mu kiseera ekyo. Mu kitundu kino tugenda kulaba ebyokulabirako n’ebintu ebirala ebinaatuyamba okunyweza okukkiriza kwaffe.