Footnote
b EBIFAANANYI: Dan ng’atunuulira abakadde ababiri abakyalidde taata we mu ddwaliro. Dan akwatibwako olw’okwagala abakadde abo kwe balaze. Kimuleetera okuyamba abalala mu kibiina. Ben, alaba engeri Dan gy’afaayo ku balala, era ekyo kireetera Ben okuyambako mu kulongoosa Ekizimbe ky’Obwakabaka.