Footnote
b Ekintu ekirala ekiraga nti ensolo ey’emitwe omusanvu eteekwa okuba ng’ekiikirira obufuzi bw’abantu bwonna obuzze bubaawo, kwe kuba nti erina “amayembe kkumi.” Mu Bayibuli, nnamba kkumi etera okukozesebwa okutegeeza obulambalamba oba obujjuvu bw’ekintu.