Footnote
d Kino kya njawulo ku ebyo ebiri mu Ebikolwa 24:15 awoogera ku ‘batuukirivu n’abatali batuukirivu’ n’ebyo ebiri mu Yokaana 5:29 awoogera ku “abo abaakolanga ebintu ebirungi” n’abo “abaakolanga ebintu ebibi.” Ebyawandiikibwa bino byogera ku nneeyisa y’abantu nga tebannafa.