Footnote b Tukiraga nti tuli beetoowaze nga twetunuulira mu ngeri entuufu, era nga tumanya obusobozi bwaffe we bukoma. Ate era tukiraga nti tuli beetoowaze nga tuwa abalala ekitiibwa era nga tukitwala nti batusinga.—Baf. 2:3.