LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 47
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Katonda ye Kabaka afuga ensi yonna

        • ‘Yakuwa wa ntiisa’ (2)

        • Muyimbe ennyimba ezitendereza Katonda (6, 7)

Zabbuli 47:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +2By 20:19

Zabbuli 47:2

Marginal References

  • +Zb 76:12
  • +Zb 22:28

Zabbuli 47:3

Marginal References

  • +Ma 33:29

Zabbuli 47:4

Marginal References

  • +Ma 9:5
  • +Ma 7:6; Mal 1:2

Zabbuli 47:5

Footnotes

  • *

    Oba, “ejjembe ly’endiga ensajja; ekkondeere.”

Zabbuli 47:7

Marginal References

  • +Yer 10:7; Zek 14:9

Zabbuli 47:8

Marginal References

  • +1By 16:31; Zb 96:10; 97:1; Kub 19:6

Zabbuli 47:9

Footnotes

  • *

    Obut., “Engabo z’ensi za.”

Marginal References

  • +Zb 97:9

General

Zab. 47:obugambo obuli waggulu2By 20:19
Zab. 47:2Zb 76:12
Zab. 47:2Zb 22:28
Zab. 47:3Ma 33:29
Zab. 47:4Ma 9:5
Zab. 47:4Ma 7:6; Mal 1:2
Zab. 47:7Yer 10:7; Zek 14:9
Zab. 47:81By 16:31; Zb 96:10; 97:1; Kub 19:6
Zab. 47:9Zb 97:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 47:1-9

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli y’abaana ba Koola.+

47 Mmwe amawanga gonna, mukube mu ngalo.

Mwogerere waggulu era muyimbire Katonda n’eddoboozi ery’essanyu.

 2 Kubanga Yakuwa, oyo Asingayo Okuba Waggulu, wa ntiisa;+

Ye Kabaka omukulu afuga ensi yonna.+

 3 Assa amawanga wansi waffe;

Ateeka amawanga wansi w’ebigere byaffe.+

 4 Atulondera obusika,+

Obusika Yakobo gw’ayagala bwe yeenyumiririzaamu.+ (Seera)

 5 Katonda alinnye waggulu ng’abantu bwe bakuba emizira;

Yakuwa alinnye waggulu ng’abantu bwe bafuuwa eŋŋombe.*

 6 Muyimbe ennyimba ezitendereza Katonda, muyimbe ennyimba ezitendereza.

Muyimbe ennyimba ezitendereza Kabaka waffe, muyimbe ennyimba ezitendereza.

 7 Kubanga Katonda ye Kabaka w’ensi yonna;+

Muyimbe ennyimba ezitendereza era mwoleke amagezi.

 8 Katonda afuuse Kabaka w’amawanga.+

Katonda atuula ku ntebe ye ey’obwakabaka entukuvu.

 9 Abakulembeze b’amawanga bakuŋŋaanye wamu

N’abantu ba Katonda wa Ibulayimu.

Abafuzi b’ensi ba* Katonda.

Agulumiziddwa nnyo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share