LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 58
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Waliwo Katonda alamula ensi

        • Okusaba ababi babonerezebwe (6-8)

Zabbuli 58:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Zabbuli 58:1

Marginal References

  • +2By 19:6
  • +Zb 82:2

Zabbuli 58:2

Marginal References

  • +Mub 3:16; Mi 3:9
  • +Mub 5:8; Is 10:1, 2

Zabbuli 58:3

Footnotes

  • *

    Oba, “baba boonoonefu.”

  • *

    Obut., “okuva nga bakyali mu lubuto.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 10

Zabbuli 58:4

Marginal References

  • +Zb 140:3; Yak 3:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 10

Zabbuli 58:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 10

Zabbuli 58:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 10

Zabbuli 58:9

Marginal References

  • +Nge 10:25; Yer 23:19

Zabbuli 58:10

Marginal References

  • +Zb 52:5, 6; 64:10; Ezk 25:17; Kub 18:20
  • +Nge 21:18

Zabbuli 58:11

Marginal References

  • +Is 3:10
  • +Zb 9:16; 98:9

General

Zab. 58:12By 19:6
Zab. 58:1Zb 82:2
Zab. 58:2Mub 3:16; Mi 3:9
Zab. 58:2Mub 5:8; Is 10:1, 2
Zab. 58:4Zb 140:3; Yak 3:8
Zab. 58:9Nge 10:25; Yer 23:19
Zab. 58:10Zb 52:5, 6; 64:10; Ezk 25:17; Kub 18:20
Zab. 58:10Nge 21:18
Zab. 58:11Is 3:10
Zab. 58:11Zb 9:16; 98:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 58:1-11

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Ya ku “Tozikiriza.” Zabbuli ya Dawudi. Mikutamu.*

58 Musobola okwogera ku butuukirivu nga musirise?+

Musobola okulamula mu bwenkanya, mmwe abaana b’abantu?+

 2 Mu kifo ky’okukola bwe mutyo, mugunja ebitali bya butuukirivu mu mitima gyammwe,+

Era emikono gyammwe gibunyisa ebintu eby’akabi mu nsi.+

 3 Ababi bakwata ekkubo ekkyamu* okuva lwe bazaalibwa;*

Baba bajeemu era balimba okuva lwe bazaalibwa.

 4 Obusagwa bwabwe bulinga obusagwa bw’emisota;+

Baggavu b’amatu ng’enswera eziba amatu gaayo.

 5 Tewulira ddoboozi ly’abalogo,

Ne bwe baba bakugu batya mu by’obulogo.

 6 Ai Katonda, wangula amannyo mu kamwa kaabwe!

Ai Yakuwa, menya emba z’empologoma zino!

 7 Ka baggweewo ng’amazzi agakulukuta ne gagenda.

Katonda k’awete omutego gwe abakube obusaale bagwe.

 8 Ka babeere ng’ekkovu eritambula nga bwe lisaanuuka;

Ka babeere ng’omwana azaalibwa ng’afudde n’atalaba ku njuba.

 9 Ng’entamu zo tezinnayitamu muliro gw’akati ak’amaggwa,

Katonda ajja kuggyawo ettabi ebbisi n’eryo eryaka, bibe ng’ebitwalibwa omuyaga.+

10 Omutuukirivu ajja kusanyuka olw’okulaba okuwoolera eggwanga okwo.+

Ebigere bye bijja kutotobala omusaayi gw’ababi.+

11 Abantu bajja kugamba nti: “Mazima ddala, omutuukirivu aweebwa empeera.+

Ddala waliwo Katonda asala omusango mu nsi.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share