LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 81
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okukubirizibwa okuba abawulize

        • Temusinza bakatonda balala (9)

        • ‘Singa mwawuliriza!’ (13)

Zabbuli 81:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +1By 25:1

Zabbuli 81:1

Marginal References

  • +Zb 28:8

Zabbuli 81:3

Marginal References

  • +Kbl 29:1
  • +Kuv 23:16; Kbl 10:10

Zabbuli 81:4

Marginal References

  • +Lev 23:23, 24

Zabbuli 81:5

Footnotes

  • *

    Oba, “olulimi lwe.”

Marginal References

  • +Kuv 12:14
  • +Kuv 12:12

Zabbuli 81:6

Marginal References

  • +Kuv 1:13, 14; 6:6

Zabbuli 81:7

Footnotes

  • *

    Obut., “mu kifo kya laddu ekyekusifu.”

  • *

    Kitegeeza, “Okuyomba.”

Marginal References

  • +Kuv 14:10, 13; Zb 91:15
  • +Kuv 19:16, 19
  • +Kuv 17:6, 7

Zabbuli 81:8

Marginal References

  • +Kuv 15:26

Zabbuli 81:9

Marginal References

  • +Kuv 20:2-5; Ma 6:13, 14

Zabbuli 81:10

Marginal References

  • +Ma 5:6
  • +Ma 32:13, 14

Zabbuli 81:11

Marginal References

  • +Kuv 32:1; Ma 32:15

Zabbuli 81:12

Marginal References

  • +Yer 7:23, 24; 11:7, 8; Mi 6:16

Zabbuli 81:13

Marginal References

  • +Ma 32:29
  • +Ma 5:29; Is 48:17, 18

Zabbuli 81:14

Marginal References

  • +Kbl 14:9

Zabbuli 81:15

Footnotes

  • *

    Obut., “ekiseera kyabwe kiriba kya.”

Zabbuli 81:16

Footnotes

  • *

    Obut., “Naye alimuliisa.” Wano boogera ku bantu ba Katonda.

  • *

    Obut., “amasavu g’eŋŋaano.”

Marginal References

  • +Zb 147:14
  • +Ma 32:13, 14

General

Zab. 81:obugambo obuli waggulu1By 25:1
Zab. 81:1Zb 28:8
Zab. 81:3Kbl 29:1
Zab. 81:3Kuv 23:16; Kbl 10:10
Zab. 81:4Lev 23:23, 24
Zab. 81:5Kuv 12:14
Zab. 81:5Kuv 12:12
Zab. 81:6Kuv 1:13, 14; 6:6
Zab. 81:7Kuv 14:10, 13; Zb 91:15
Zab. 81:7Kuv 19:16, 19
Zab. 81:7Kuv 17:6, 7
Zab. 81:8Kuv 15:26
Zab. 81:9Kuv 20:2-5; Ma 6:13, 14
Zab. 81:10Ma 5:6
Zab. 81:10Ma 32:13, 14
Zab. 81:11Kuv 32:1; Ma 32:15
Zab. 81:12Yer 7:23, 24; 11:7, 8; Mi 6:16
Zab. 81:13Ma 32:29
Zab. 81:13Ma 5:29; Is 48:17, 18
Zab. 81:14Kbl 14:9
Zab. 81:16Zb 147:14
Zab. 81:16Ma 32:13, 14
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 81:1-16

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; ku Gittisu.* Zabbuli ya Asafu.+

81 Mwogerere waggulu n’essanyu mu maaso ga Katonda amaanyi gaffe.+

Mukubire Katonda wa Yakobo emizira.

 2 Mutandike okukuba oluyimba era mukwate obugoma,

Entongooli evuga obulungi awamu n’ekivuga eky’enkoba.

 3 Mufuuwe eŋŋombe ng’omwezi gwakaboneka,+

Mufuuwe eŋŋombe ng’omwezi gwa ggabogabo, ku lunaku lwe tukwata embaga yaffe.+

 4 Kubanga eryo tteeka eri Isirayiri,

Kiragiro kya Katonda wa Yakobo.+

 5 Yakissaawo okujjukizanga Yusufu,+

Bwe yagenda okulwanyisa ensi ya Misiri.+

Nnawulira eddoboozi lye* saategeera nga ligamba nti:

 6 “Nnaggya omugugu ku kibegaabega kye;+

Emikono gye gyaggibwa ku kisero.

 7 Bwe wali mu buyinike wakoowoola, ne nkununula;+

Nnakwanukula nga nnyima mu kire ekikwafu.*+

Nnakugezeseza ku mazzi g’e Meriba.*+ (Seera)

 8 Muwulire mmwe abantu bange, nja kubabuulirira.

Ggwe Isirayiri, singa kale ompuliriza!+

 9 Mu mmwe temulibaamu katonda mulala,

Era temulivunnamira katonda mulala.+

10 Nze Yakuwa, nze Katonda wo

Eyakuggya mu nsi ya Misiri.+

Yasamya akamwa ko nkajjuze.+

11 Naye abantu bange tebaawuliriza ddoboozi lyange;

Isirayiri teyaŋŋondera.+

12 Kyennava mbaleka ne bagoberera emitima gyabwe emikakanyavu;

Baakola bo kye baalowooza nti kye kituufu.+

13 Kale singa abantu bange bampuliriza,+

Singa Isirayiri yatambulira mu makubo gange!+

14 Nnandyanguye okuwangula abalabe baabwe;

Nnandirwanyisizza abo abatabaagala.+

15 Abo abatayagala Yakuwa balikankanira mu maaso ge olw’okutya,

Era ekibonerezo kyabwe kiriba kya* mirembe na mirembe.

16 Naye ggwe alikuliisa* eŋŋaano esingayo obulungi,*+

Era alikukkusa omubisi gw’enjuki ogw’omu lwazi.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share