LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 122
  • Ba Munywevu, Tosagaasagana!

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ba Munywevu, Tosagaasagana!
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Ba Munywevu, Tosagaasagana!
    Muyimbire Yakuwa
  • ‘Nnywera, Tosagaasagana’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Ajja Kukuwa Amaanyi
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Ajja Kukuwa Amaanyi
    Muyimbire Yakuwa
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 122

OLUYIMBA 122

Ba Munywevu, Tosagaasagana!

Printed Edition

(1 Abakkolinso 15:58)

  1. 1. Mu nsi emitawaana mingi nnyo;

    N’abantu beeraliikirivu nnyo.

    Ffe tuleme kusagaasagana.

    Tuweereze Katonda.

    (CHORUS)

    Ffenna tube banywevu;

    Ensi tugyesambenga.

    Tunaasiimibwa mu

    maaso ga Katonda.

  2. 2. Mu nsi eno ebikemo bingi.

    Twekuume ’birowoozo ebibi.

    Bwe tunaanywerera ku Katonda

    Ajja kutuyinzisa.

    (CHORUS)

    Ffenna tube banywevu;

    Ensi tugyesambenga.

    Tunaasiimibwa mu

    maaso ga Katonda.

  3. 3. Tufube ’kuweereza Katonda;

    Tukikole n’omutima gwonna.

    Enjiri ka tugibuulirenga.

    Enkomerero ejja.

    (CHORUS)

    Ffenna tube banywevu;

    Ensi tugyesambenga.

    Tunaasiimibwa mu

    maaso ga Katonda.

(Laba ne Luk. 21:9; 1 Peet. 4:7.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share