LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • nwt lup. 2108-2109
  • B12-B Ebyaliwo nga Yesu Anaatera Okuttibwa (Ekitundu 2)

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • B12-B Ebyaliwo nga Yesu Anaatera Okuttibwa (Ekitundu 2)
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • Subheadings
  • Similar Material
  • Yerusaalemi n’Ebitundu Ebiriraanyeewo
  • Nisaani 12
  • Nisaani 13
  • Nisaani 14
  • Nisaani 15 (Ssabbiiti)
  • Nisaani 16
  • B12-A Ebyaliwo nga Yesu Anaatera Okuttibwa (Ekitundu 1)
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • Enteekateeka y’Okusoma Bayibuli Okukwata ku Kijjukizo Eya 2023
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Enteekateeka y’Okusoma Bayibuli Ekwata ku Kijjukizo Eya 2022
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Enteekateeka y’Okusoma Bayibuli Ekwata ku Kijjukizo eya 2024
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2024
See More
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
B12-B Ebyaliwo nga Yesu Anaatera Okuttibwa (Ekitundu 2)

B12-B

Ebyaliwo nga Yesu Anaatera Okuttibwa (Ekitundu 2)

Printed Edition
Layini eraga omwaka 33 E.E., Yesu mwe yafiira.

Yerusaalemi n’Ebitundu Ebiriraanyeewo

Mmaapu ya Yerusaalemi n’ebitundu ebiriraanyeewo. Ebifo ebimanyiddwa we byali n’ebitamanyiddwa we byali. 1. Yeekaalu. 2. Ennimiro y’e Gesusemane. 3. Olubiri lwa Gavana. 4. Ennyumba ya Kayaafa. 5. Olubiri lwa Kerode Antipasi. 6. Ekidiba Besuzasa. 7. Ekidiba ky’e Sirowamu. 8. Olukiiko Olukulu olw’Abayudaaya mwe Lwatuulanga. 9. Ggologoosa. 10. Akerudama.
  1. Yeekaalu

  2. Ennimiro y’e Gesusemane (?)

  3. Olubiri lwa Gavana

  4. Ennyumba ya Kayaafa (?)

  5. Olubiri lwa Kerode Antipasi (?)

  6. Ekidiba Besuzasa

  7. Ekidiba ky’e Sirowamu

  8. Olukiiko Olukulu olw’Abayudaaya mwe Lwatuulanga (?)

  9. Ggologoosa (?)

  10. Akerudama (?)

Genda ku: Nisaani 12 | Nisaani 13 | Nisaani 14 | Nisaani 15 | Nisaani 16

Nisaani 12

ENJUBA EGWA (Olunaku lw’Abayudaaya lutandika era ne lugwaako ng’enjuba yaakagwa)

ENJUBA EVAAYO

  • Yuda Isukalyoti ateesa n’abakulembeze b’Abayudaaya.

    Aba yekka n’abayigirizwa be

  • Yuda ateekateeka okumulyamu olukwe

  • Matayo 26:1-5, 14-16

  • Makko 14:1, 2, 10, 11

  • Lukka 22:1-6

ENJUBA EGWA

Ddayo ku nnaku z’omwezi

Nisaani 13

ENJUBA EGWA

ENJUBA EVAAYO

  • Peetero ne Yokaana bagoberera omusajja eyeetisse ensuwa y’amazzi.

    Peetero ne Yokaana bateekateeka embaga ey’Okuyitako

  • Yesu n’abatume abalala batuuka lwaggulo

  • Matayo 26:17-19

  • Makko 14:12-16

  • Lukka 22:7-13

ENJUBA EGWA

Ddayo ku nnaku z’omwezi

Nisaani 14

ENJUBA EGWA

Yesu n’abatume be abeesigwa nga batudde ku mmeeza ku ky’Ekiro kya Mukama Waffe.
  • Aliira wamu n’abatume be Okuyitako

  • Anaaza ebigere by’abatume

  • Agamba Yuda agende

  • Eky’Ekiro kya Mukama Waffe kitandikibwawo

  • Matayo 26:20-35

  • Makko 14:17-31

  • Lukka 22:14-38

  • Yokaana 13:1–17:26

  • Yesu atunuulidde Peetero ng’amwegaanira mu maaso g’abantu abaali bakuŋŋaanidde mu luggya.

    Aliibwamu olukwe era akwatibwa mu nnimiro y’e Gesusemane (2)

  • Abatume badduka

  • Awozesebwa ab’Olukiiko Olukulu mu nnyumba ya Kayaafa (4

  • Peetero yeegaana Yesu

  • Matayo 26:36-75

  • Makko 14:32-72

  • Lukka 22:39-65

  • Yokaana 18:1-27

ENJUBA EVAAYO

  • Yesu ayambadde engule ey’amaggwa n’ekyambalo ekyakakobe era Piraato amauleete eri abantu abaali baswakidde.

    Addamu okuleetebwa mu maaso g’Olukiiko Olukulu (8)

  • Atwalibwa ewa Piraato (3), oluvannyuma ewa Kerode (5), ate n’azzibwayo ewa Piraato (3)

  • Nikodemu, Yusufu ow’e Alimasaya, n’abayigirizwa abalala nga bateekateeka okuziika Yesu.

    Asalirwa ogw’okufa era attibwa e Ggologoosa (9)

  • Afa ku ssaawa nga mwenda ez’olweggulo

  • Omulambo gwe guggibwa ku muti ne guteekebwa mu ntaana

  • Matayo 27:1-61

  • Makko 15:1-47

  • Lukka 22:66–23:56

  • Yokaana 18:28–19:42

ENJUBA EGWA

Ddayo ku nnaku z’omwezi

Nisaani 15 (Ssabbiiti)

ENJUBA EGWA

ENJUBA EVAAYO

  • Piraato akkiriza abakuumi bateekebwe ku ntaana ya Yesu

  • Matayo 27:62-66

ENJUBA EGWA

Ddayo ku nnaku z’omwezi

Nisaani 16

ENJUBA EGWA

  • Eby’akaloosa ebirala eby’okumusiiga bigulibwa

  • Makko 16:1

ENJUBA EVAAYO

  • Maliyamu Magudaleena alingiza mu ntaana ya Yesu.

    Azuukizibwa

  • Alabikira abayigirizwa be

  • Matayo 28:1-15

  • Makko 16:2-8

  • Lukka 24:1-49

  • Yokaana 20:1-25

ENJUBA EGWA

Ddayo ku nnaku z’omwezi

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share