LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • g20 Na. 1 lup. 16
  • “Omutima Omukkakkamu Guwa Omubiri Obulamu”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Omutima Omukkakkamu Guwa Omubiri Obulamu”
  • Zuukuka!—2020
  • Subheadings
  • Similar Material
  • ERI ABAFUMBO
  • ERI ABAZADDE
  • ERI ABAVUBUKA
  • Wandyagadde Okumanya Ebisingawo?
    Zuukuka!—2021
  • Obulwadde Obukosa Ebirowoozo Okweyongera Ennyo mu Batiini—Bayibuli Ekyogerako Ki?
    Ensonga Endala
  • Lwaki Abantu Tebakyawaŋŋana Kitiibwa mu Maka?
    Zuukuka!—2024
  • Funa Amagezi Agasobola Okukuyamba mu Bulamu Obwa Bulijjo ku JW.ORG
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
See More
Zuukuka!—2020
g20 Na. 1 lup. 16

“Omutima Omukkakkamu Guwa Omubiri Obulamu”

Omusajja ne mukyala we nga baliko bye basomera ku kakompyuta ak’omu ngalo.

Ebigambo ebyo ebisangibwa mu Engero 14:30, byawandiikibwa emyaka ng’enkumi ssatu emabega! Byoleka amagezi agali mu Bayibuli agatava ku mulembe. Bw’oba oyagala okumanya ebisingawo, genda ku jw.org. Ojja kusangako vidiyo, ebyokulabirako, n’ebintu ebirala ebikwata ku nsonga enkulu ezitali zimu, omuli n’engeri y’okukendeeza ku kweraliikirira. Ezimu ku zo ze zino wammanga:

ERI ABAFUMBO

  • Engeri Gye Muyinza Okukola ku Butakkaanya

  • Okukolagana Obulungi n’Ab’eŋŋanda Zammwe

  • Ebisobola Okukuyamba Obutasiba Kiruyi

ERI ABAZADDE

  • Okuba n’Empuliziganya Ennungi n’Omwana Wo Omutiini

  • Muwala Wo Omutiini bw’Aba n’Ebimweraliikiriza

  • Okuyigiriza Abatiini Okukozesa Obulungi Intaneeti

ERI ABAVUBUKA

  • By’Oyinza Okukola nga Waliwo Akuyiikiriza

  • Nnyinza Ntya Okwebaka Ekimala?

  • Lwaki Nsaanidde Okuba mu Mirembe ne Baganda Bange?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share