AKASANDUUKO 8B
Obunnabbi Bwa Mirundi Esatu Obukwata Ku Masiya
1.“Nnyini Yo” (Ezeekyeri 21:25-27)
EBISEERA BY’AMAWANGA (607 E.E.T.–1914 E.E.)
607 E.E.T.—Zeddeekiya aggibwa ku ntebe y’obwakabaka
1914 E.E.—Yesu, oyo agwanidde okuba Kabaka mu Bwakabaka bwa Masiya, atuuzibwa ku ntebe y’obwakabaka n’aba Mufuzi era Musumba
Genda ku ssuula 8, akatundu 12-15
2.“Omuweereza Wange . . . Ajja Kuziriisa era Ajja Kuba Musumba Waazo” (Ezeekyeri 34:22-24)
ENNAKU EZ’ENKOMERERO (1914 E.E.–OLUVANNYUMA LWA AMAGEDONI)
1914 E.E.—Yesu, oyo agwanidde okuba Kabaka mu Bwakabaka bwa Masiya, atuuzibwa ku ntebe y’obwakabaka n’aba Mufuzi era Musumba
1919 E.E.—Omuddu omwesigwa era ow’amagezi alondebwa okulunda endiga za Katonda
Abaafukibwako amafuta bakuŋŋaanyizibwa wamu wansi wa Kabaka Masiya; era oluvannyuma bagattibwa wamu n’ab’ekibiina ekinene
OLUVANNYUMA LWA AMAGEDONI—Emikisa gy’Obufuzi bwa Masiya gijja kuba gya lubeerera
Genda ku ssuula 8, akatundu 18-22
3. “Kabaka Omu y’Ajja Okubafuga Bonna” Emirembe Gyonna (Ezeekyeri 37:22, 24-28)