AKASANDUUKO 10A
Okusinza Okulongoofu—Kuzzibwawo Mpolampola
Printed Edition
“Ebintu ebikoonagana”
William Tyndale n’abalala bavvuunula Bayibuli mu Lungereza ne mu nnimi endala
“Ebinywa n’ennyama”
Charles T. Russell ne banne baagenda bazuula amazima agali mu Bayibuli
“Ne balamuka ne bayimirira”
Oluvannyuma lw’abantu ba Yakuwa ‘okulamuka’ mu 1919, baayongera amaanyi mu mulimu gw’okubuulira