-
Olubereberye 45:17, 18Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 Awo Falaawo n’agamba Yusufu nti: “Gamba baganda bo nti, ‘Mukole bwe muti: Mutikke ensolo zammwe mugende mu nsi ya Kanani 18 muggyeyo kitammwe n’ab’omu nnyumba zammwe mujje eno gye ndi. Nja kubawa ebintu ebirungi eby’omu nsi ya Misiri, era mujja kulya ebiva mu kitundu ky’ensi ekisinga obulungi.’*+
-