-
Olubereberye 41:48, 49Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
48 Yusufu n’akuŋŋaanya emmere yonna ey’emyaka omusanvu egy’ekyengera mu nsi ya Misiri, n’agiteeka mu bibuga. N’aterekanga mu buli kibuga emmere eyavanga mu nnimiro ezikyetoolodde. 49 Yusufu ne yeeyongera okukuŋŋanya emmere nnyingi nnyo, ng’omusenyu gw’ennyanja, era oluvannyuma n’alekera awo okugipima kubanga yali nnyingi nnyo.
-