LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 1:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 7 Abayisirayiri* ne bazaala ne baba bangi nnyo, ne beeyongera obungi era ne baba ba maanyi ku kigero ekitaali kya bulijjo, ne bajjula mu nsi eyo.+

  • Ekyamateeka 10:22
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 22 Bajjajjaabo baagenda e Misiri nga bali abantu 70,+ naye kaakano Yakuwa Katonda wo akwazizza ng’emmunyeenye ez’oku ggulu.+

  • Zabbuli 105:24
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 24 Katonda yayaza nnyo abantu be;+

      N’abafuula ba maanyi okusinga abalabe baabwe.+

  • Ebikolwa 7:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 “Naye ekiseera eky’okutuukiriza ekisuubizo Katonda kye yawa Ibulayimu bwe kyagenda kisembera, abantu baffe beeyongera obungi mu Misiri,

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share