Eby’Abaleevi 8:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 “Twala Alooni ne batabani be,+ n’ebyambalo,+ n’amafuta amatukuvu,*+ n’ente ennume ey’ekiweebwayo olw’ekibi, n’endiga ennume ebbiri, n’ekibbo ekirimu emigaati egitali mizimbulukuse,+ Abebbulaniya 5:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Kubanga buli kabona asinga obukulu alondebwa mu bantu, alondebwa okuweereza Katonda+ ku lwabwe asobole okuwaayo ebirabo ne ssaddaaka olw’ebibi.+
2 “Twala Alooni ne batabani be,+ n’ebyambalo,+ n’amafuta amatukuvu,*+ n’ente ennume ey’ekiweebwayo olw’ekibi, n’endiga ennume ebbiri, n’ekibbo ekirimu emigaati egitali mizimbulukuse,+
5 Kubanga buli kabona asinga obukulu alondebwa mu bantu, alondebwa okuweereza Katonda+ ku lwabwe asobole okuwaayo ebirabo ne ssaddaaka olw’ebibi.+