-
Eby’Abaleevi 14:14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 “Kabona anaddiranga ogumu ku musaayi gw’ekiweebwayo olw’omusango n’aguteeka ku kutu okwa ddyo okw’oyo atukuzibwa, ne ku ngalo ensajja ey’oku mukono gwe ogwa ddyo, ne ku kigere ekisajja eky’okugulu kwe okwa ddyo.
-