Okuva 13:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 “Ntukuliza* buli mwana ow’obulenzi omubereberye* mu Bayisirayiri. Omwana ow’obulenzi omubereberye wange, era n’ensolo ennume esooka okuzaalibwa yange.”+ Okubala 18:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Ente ennume n’endiga ento ennume n’embuzi ebibereberye byokka by’otaanunulenga.+ Byo bitukuvu. Omusaayi gwabyo onoogumansiranga ku kyoto,+ era amasavu gaabyo onoogookyanga ng’ekiweebwayo ekyokebwa n’omuliro okuba evvumbe eddungi* eri Yakuwa.+
2 “Ntukuliza* buli mwana ow’obulenzi omubereberye* mu Bayisirayiri. Omwana ow’obulenzi omubereberye wange, era n’ensolo ennume esooka okuzaalibwa yange.”+
17 Ente ennume n’endiga ento ennume n’embuzi ebibereberye byokka by’otaanunulenga.+ Byo bitukuvu. Omusaayi gwabyo onoogumansiranga ku kyoto,+ era amasavu gaabyo onoogookyanga ng’ekiweebwayo ekyokebwa n’omuliro okuba evvumbe eddungi* eri Yakuwa.+