LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yoswa 6:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Ekibuga n’ebintu byonna ebikirimu bya kuzikirizibwa;+ byonna bya Yakuwa. Lakabu+ malaaya ye yekka anaasigala nga mulamu, ye n’abo bonna abali naye mu nnyumba, kubanga yakweka abakessi be twatuma.+

  • 1 Samwiri 15:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Kaakano genda otte Abamaleki+ obazikirize+ awamu ne byonna bye balina. Tobasaasira;* ojja kutta+ abasajja n’abakazi, abaana abato n’abawere, ente n’endiga, eŋŋamira n’endogoyi.’”+

  • 1 Samwiri 15:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Oluvannyuma Yakuwa yakutuma okukola omulimu n’akugamba nti, ‘Genda ozikirize Abamaleki+ aboonoonyi. Balwanyise okutuusa lw’onoobamalirawo ddala.’+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share