Okuva 3:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Musa yafuuka omulunzi w’endiga za Yesero+ kabona wa Midiyaani eyali kitaawe wa mukazi we. Bwe yali atwala endiga ku luuyi lw’eddungu olw’ebugwanjuba, n’atuuka ku Lusozi Kolebu,+ olusozi lwa Katonda ow’amazima. Okubala 1:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 1 Ku lunaku olusooka olw’omwezi ogw’okubiri, mu mwaka ogw’okubiri nga bavudde mu nsi ya Misiri,+ Yakuwa yayogera ne Musa mu ddungu lya Sinaayi+ mu weema ey’okusisinkaniramu,+ n’amugamba nti:
3 Musa yafuuka omulunzi w’endiga za Yesero+ kabona wa Midiyaani eyali kitaawe wa mukazi we. Bwe yali atwala endiga ku luuyi lw’eddungu olw’ebugwanjuba, n’atuuka ku Lusozi Kolebu,+ olusozi lwa Katonda ow’amazima.
1 Ku lunaku olusooka olw’omwezi ogw’okubiri, mu mwaka ogw’okubiri nga bavudde mu nsi ya Misiri,+ Yakuwa yayogera ne Musa mu ddungu lya Sinaayi+ mu weema ey’okusisinkaniramu,+ n’amugamba nti: