Okubala 33:47 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 47 Ne bava mu Alumonu-dibulasayimu ne basiisira mu nsozi za Abalimu+ mu maaso ga Nebo.+ Ekyamateeka 32:48, 49 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 48 Era Yakuwa n’ayogera ne Musa ku lunaku olwo lwe lumu, n’amugamba nti: 49 “Yambuka ku lusozi luno olw’e Abalimu,+ Olusozi Nebo,+ oluli mu nsi ya Mowaabu, olutunudde e Yeriko, olabe ensi ya Kanani gye ŋŋenda okuwa Abayisirayiri ebeere yaabwe.+
48 Era Yakuwa n’ayogera ne Musa ku lunaku olwo lwe lumu, n’amugamba nti: 49 “Yambuka ku lusozi luno olw’e Abalimu,+ Olusozi Nebo,+ oluli mu nsi ya Mowaabu, olutunudde e Yeriko, olabe ensi ya Kanani gye ŋŋenda okuwa Abayisirayiri ebeere yaabwe.+