LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 28:30
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 30 Ojja kussa Ulimu ne Sumimu*+ mu ky’omu kifuba eky’okulamuzisa, era bijja kubeeranga ku kifuba kya Alooni bw’anajjanga mu maaso ga Yakuwa; ebintu bino eby’okukozesanga mu kulamula Abayisirayiri Alooni ajja kubisituliranga ku kifuba kye mu maaso ga Yakuwa bulijjo.

  • 1 Samwiri 23:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Dawudi bwe yakimanya nti Sawulo ateekateeka okumukolako akabi, n’agamba Abiyasaali kabona nti: “Leeta wano efodi.”+

  • 1 Samwiri 28:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Newakubadde Sawulo yeebuuzanga ku Yakuwa,+ Yakuwa teyamuddangamu, wadde okuyitira mu birooto, oba Ulimu,+ oba mu bannabbi.

  • Nekkemiya 7:65
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 65 Gavana*+ yabagamba nti baali tebalina kulya ku bintu ebitukuvu ennyo+ okutuusa nga waliwo kabona asobola okwebuuza ng’akozesa Ulimu ne Sumimu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share