Ekyamateeka 3:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Fuula Yoswa omukulembeze,+ omuzzeemu amaanyi era omugumye, kubanga y’agenda okukulemberamu abantu bano okusomoka,+ era y’agenda okubakulemberamu okutwala ensi eyo gy’ogenda okulaba.’ Ekyamateeka 31:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: “Laba! Ekiseera kyo eky’okufa kisembedde.+ Yita Yoswa mujje ku weema ey’okusisinkaniramu, mmukwase obukulembeze.”+ Awo Musa ne Yoswa ne bagenda ku weema ey’okusisinkaniramu. Ekyamateeka 31:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Awo Katonda n’akwasa Yoswa+ mutabani wa Nuuni obukulembeze, n’amugamba nti: “Beera muvumu era beera wa maanyi,+ kubanga ggwe ogenda okuyingiza Abayisirayiri mu nsi gye nnabalayirira,+ era nja kweyongera okubeera naawe.”
28 Fuula Yoswa omukulembeze,+ omuzzeemu amaanyi era omugumye, kubanga y’agenda okukulemberamu abantu bano okusomoka,+ era y’agenda okubakulemberamu okutwala ensi eyo gy’ogenda okulaba.’
14 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: “Laba! Ekiseera kyo eky’okufa kisembedde.+ Yita Yoswa mujje ku weema ey’okusisinkaniramu, mmukwase obukulembeze.”+ Awo Musa ne Yoswa ne bagenda ku weema ey’okusisinkaniramu.
23 Awo Katonda n’akwasa Yoswa+ mutabani wa Nuuni obukulembeze, n’amugamba nti: “Beera muvumu era beera wa maanyi,+ kubanga ggwe ogenda okuyingiza Abayisirayiri mu nsi gye nnabalayirira,+ era nja kweyongera okubeera naawe.”