-
Eby’Abaleevi 1:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Ebyenda n’amagulu anaabyozanga n’amazzi, era byonna kabona anaabitwalanga n’abyokera ku kyoto. Ekyo kiweebwayo ekyokebwa, ekiweebwayo eri Yakuwa ekyokebwa n’omuliro, eky’evvumbe eddungi.*
-