-
Eby’Abaleevi 23:18Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
18 Awamu n’emigaati egyo, munaaleetanga endiga ento ennume musanvu ennamu obulungi, nga buli emu ya mwaka gumu, n’ente ento ennume emu n’endiga ennume bbiri.+ Binaaweebwangayo eri Yakuwa ng’ekiweebwayo ekyokebwa awamu n’ebiweebwayo ebigenderako, ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke n’ekiweebwayo eky’eby’okunywa, okuba ekiweebwayo eri Yakuwa ekyokebwa n’omuliro eky’evvumbe eddungi.*
-