-
Ekyamateeka 15:21Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
21 Naye bw’eneebangako ekikyamu kyonna—nga nnema, oba nga nzibe ya maaso, oba ng’eriko ekikyamu ekirala kyonna eky’amaanyi—togiwangayo nga ssaddaaka eri Yakuwa Katonda wo.+
-
-
Ekyamateeka 17:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 “Towangayo eri Yakuwa Katonda wo ssaddaaka ey’ente oba ey’endiga eriko obulemu oba ekikyamu kyonna, kubanga ekyo kya muzizo eri Yakuwa Katonda wo.+
-