-
Olubereberye 28:20-22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 Yakobo ne yeeyama ng’agamba nti: “Katonda bw’aneeyongera okubeera nange n’ankuuma mu lugendo lwange, era n’ampa emmere n’eby’okwambala, 21 ne nkomawo mirembe mu nnyumba ya kitange, ddala Yakuwa ajja kuba akiraze nti ye Katonda wange. 22 Era ejjinja lino lye nsimbye okuba ekijjukizo lirifuuka ennyumba ya Katonda,+ era ku buli kintu ky’onompanga nnaakuwangako kimu kya kkumi.”
-