LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 21:23, 24
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 23 Naye Sikoni teyakkiriza Isirayiri kuyita mu nsi ye, wabula yakuŋŋaanya abantu be bonna n’agenda okwaŋŋanga Isirayiri mu ddungu, n’atuuka e Yakazi n’alwana ne Isirayiri.+ 24 Kyokka Isirayiri n’amuwangula ng’akozesa ekitala+ era n’atwala ensi+ ye okuva ku Alunoni+ okutuuka ku Yabboki,+ okuliraana Abaamoni; kubanga Yazeri+ kiri ku nsalo y’ensi y’Abaamoni.+

  • Ekyamateeka 2:24
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 24 “‘Musituke mugende musomoke Ekiwonvu Alunoni.+ Laba, Sikoni+ kabaka wa Kesuboni Omwamoli mmuwaddeyo mu mukono gwammwe. Mutandike okutwala ensi ye era mumulwanyise.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share