LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 32:33
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 33 Awo Musa n’awa abaana ba Gaadi n’abaana ba Lewubeeni+ n’ekitundu ekimu eky’okubiri eky’ekika kya Manase+ mutabani wa Yusufu obwakabaka bwa Sikoni+ kabaka w’Abaamoli n’obwakabaka bwa Ogi+ kabaka wa Basani, kwe kugamba, ettaka ly’ebibuga mu bitundu ebyo, n’obubuga bw’omu bitundu ebyetooloddewo.

  • Yoswa 12:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Bano be bakabaka b’ensi Abayisirayiri be baawangula, bannannyini nsi ezaali ku luuyi lwa Yoludaani olw’ebuvanjuba, okuva ku Kiwonvu* Alunoni+ okutuukira ddala ku Lusozi Kerumooni+ n’ekitundu kyonna ekya Alaba okwolekera ebuvanjuba:+

  • Yoswa 13:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 Abalewubeeni n’Abagaadi n’ekitundu ekimu eky’okubiri ekirala eky’ekika kya Manase baatwala obusika bwabwe Musa bwe yabawa ku ludda olw’ebuvanjuba olwa Yoludaani, nga Musa omuweereza wa Yakuwa bwe yali abubawadde:+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share