LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 3:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Ekitundu kya Gireyaadi ekyasigalawo era ne Basani yonna, obwakabaka bwa Ogi, mbiwadde ekitundu ekimu eky’okubiri eky’ekika kya Manase.+ Ekitundu kyonna ekya Alugobu eky’omu Basani kyali kimanyiddwa ng’ensi y’Abaleefa.

  • Yoswa 13:31
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 31 N’ekitundu kimu kya kubiri ekya Gireyaadi, ne Asutaloosi, ne Edereyi,+ ebibuga eby’obwakabaka bwa Ogi mu Basani, byaweebwa abaana ba Makiri,+ mutabani wa Manase, kwe kugamba, ekitundu ekimu eky’okubiri eky’abaana ba Makiri, ng’empya zaabwe bwe zaali.

  • Yoswa 17:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Awo akalulu+ ne kagwa ku kika kya Manase,+ kubanga ye yali mutabani wa Yusufu omubereberye;+ Makiri+ mutabani wa Manase omubereberye, kitaawe wa Gireyaadi, yaweebwa Gireyaadi ne Basani+ olw’okuba yali mulwanyi muzira.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share