Olubereberye 15:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Ku lunaku olwo Yakuwa n’akola endagaano ne Ibulaamu+ ng’agamba nti: “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno,+ okuva ku mugga gw’e Misiri okutuuka ku mugga omunene, Omugga Fulaati:+ Olubereberye 17:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Era ndikuwa ggwe n’ezzadde lyo abalikuddirira ensi gy’olimu ng’omugwira+—ensi yonna eya Kanani—ebeere yammwe lubeerera; era ndiba Katonda waabwe.”+
18 Ku lunaku olwo Yakuwa n’akola endagaano ne Ibulaamu+ ng’agamba nti: “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno,+ okuva ku mugga gw’e Misiri okutuuka ku mugga omunene, Omugga Fulaati:+
8 Era ndikuwa ggwe n’ezzadde lyo abalikuddirira ensi gy’olimu ng’omugwira+—ensi yonna eya Kanani—ebeere yammwe lubeerera; era ndiba Katonda waabwe.”+