-
Okubala 3:32Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
32 Omwami omukulu ow’Abaleevi yali Eriyazaali+ mutabani wa Alooni kabona, eyakuliranga abo abaakolanga emirimu egy’omu kifo ekitukuvu.
-
-
Yoswa 14:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 Buno bwe busika Abayisirayiri bwe baafuna mu nsi ya Kanani, obwabaweebwa Eriyazaali kabona ne Yoswa mutabani wa Nuuni awamu n’abakulu b’ebika by’Abayisirayiri.+
-