LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 34:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Mujja kuggya omwami omu omu mu buli kika bayambe mu kugabanyaamu ensi okuba obusika bwammwe.+

  • Ekyamateeka 32:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  8 Asingayo Okuba Waggulu bwe yawa amawanga obusika,+

      Bwe yayawulamu abaana ba Adamu,*+

      Yassaawo ensalo z’amawanga+

      Ng’asinziira ku muwendo gw’abaana ba Isirayiri.+

  • Yoswa 19:51
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 51 Obwo bwe busika Eriyazaali kabona ne Yoswa mutabani wa Nuuni awamu n’abakulu b’ennyumba z’ebika by’Abayisirayiri bwe baagabanyaamu+ nga bakuba akalulu e Siiro+ mu maaso ga Yakuwa, ku mulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu.+ Awo ne bamaliriza okugabanyaamu ensi.

  • Ebikolwa 17:26
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 26 Yakola okuva mu muntu omu+ amawanga gonna ag’abantu okubeera ku nsi yonna,+ era yabateerawo ebiseera ebigereke n’ensalo ez’ebitundu omw’okubeera,+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share