LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 9:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Ate era, omusaayi gwammwe bwe gunaayiibwanga, nnaavunaananga oyo anaabanga aguyiye oba ekyo ekinaabanga kiguyiye. Ekiramu kyonna bwe kinaayiwanga omusaayi gwammwe kinaafanga. Muganda wammwe bw’anaasaanyangawo obulamu bwammwe, nnaamuvunaananga olw’obulamu obwo.+

  • Okuva 21:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 “Omuntu yenna anaakubanga omuntu n’afa anattibwanga.+

  • Eby’Abaleevi 24:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 “‘Oyo anattanga omuntu naye anattibwanga.+

  • Ekyamateeka 19:11, 12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 “Naye singa omuntu anaabanga yakyawa munne,+ n’amuteega n’amukolako akabi n’amutta era n’addukira mu kimu ku bibuga ebyo, 12 abakadde b’omu kibuga kye banaamutumyanga ne bamuggyayo ne bamuwaayo mu mukono gw’oyo awoolera eggwanga, n’attibwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share