-
Okubala 4:30Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
30 Ojja kuwandiika okuva ku b’emyaka 30 okutuuka ku b’emyaka 50, abo bonna abali mu kibinja ekiweereddwa okukola emirimu gya weema ey’okusisinkaniramu.
-
-
1 Ebyomumirembe Ekisooka 6:48Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
48 Baganda baabwe Abaleevi be baaweebwa emirimu gyonna egya weema entukuvu, ennyumba ya Katonda ow’amazima.+
-