-
2 Samwiri 6:6, 7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Naye bwe baatuuka ku gguuliro lya Nakoni, Uzza n’agolola omukono gwe n’akwata Essanduuko ya Katonda ow’amazima+ kubanga ente zaali zigenda kugisuula. 7 Awo obusungu bwa Yakuwa ne bubuubuukira Uzza, Katonda ow’amazima n’amuttira+ awo olw’obutawa tteeka lya Katonda kitiibwa,+ n’afiira awo okumpi n’Essanduuko ya Katonda ow’amazima.
-